2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 26:3 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Uzziya+ yalina emyaka 16 we yatandikira okufuga, era yafugira emyaka 52 mu Yerusaalemi. Nnyina yali ayitibwa Yekoliya ow’e Yerusaalemi.+ 2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 26:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Yagenda n’alwanyisa Abafirisuuti+ n’abomola bbugwe wa Gaasi+ n’owa Yabune+ n’owa Asudodi,+ era oluvannyuma n’azimba ebibuga mu kitundu ky’e Asudodi ne mu kitundu ky’Abafirisuuti.
3 Uzziya+ yalina emyaka 16 we yatandikira okufuga, era yafugira emyaka 52 mu Yerusaalemi. Nnyina yali ayitibwa Yekoliya ow’e Yerusaalemi.+
6 Yagenda n’alwanyisa Abafirisuuti+ n’abomola bbugwe wa Gaasi+ n’owa Yabune+ n’owa Asudodi,+ era oluvannyuma n’azimba ebibuga mu kitundu ky’e Asudodi ne mu kitundu ky’Abafirisuuti.