-
Ezeekyeri 7:12, 13Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
12 Ekiseera kijja, olunaku lujja kutuuka. Agula aleme okusanyuka n’atunda aleme okukungubaga, kubanga obusungu bwolekezeddwa abantu baabwe bonna.*+ 13 Ekyatundibwa tekijja kuddira oyo eyakitunda ne bw’anaaba awonyeewo, kubanga okwolesebwa kukwata ku bantu bonna. Tewali n’omu anaakomawo, era olw’ebibi bye, tewali n’omu anaawonyaawo obulamu bwe.
-