Koseya 14:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Efulayimu aligamba nti, ‘Ebifaananyi nkyabikozesa ki?’+ Ndimuwulira era ndimulabirira.+ Ndiba ng’omuti gw’omuberosi ogunyirira. Nze ndikuwa ebibala.” Zekkaliya 13:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Bw’ati Yakuwa ow’eggye bw’agamba, “Ku lunaku olwo ndiggirawo ddala ebifaananyi mu nsi+ era tebiriddamu kujjukirwa nate; era ndimalawo mu nsi bannabbi+ n’amaanyi ga badayimooni.
8 Efulayimu aligamba nti, ‘Ebifaananyi nkyabikozesa ki?’+ Ndimuwulira era ndimulabirira.+ Ndiba ng’omuti gw’omuberosi ogunyirira. Nze ndikuwa ebibala.”
2 Bw’ati Yakuwa ow’eggye bw’agamba, “Ku lunaku olwo ndiggirawo ddala ebifaananyi mu nsi+ era tebiriddamu kujjukirwa nate; era ndimalawo mu nsi bannabbi+ n’amaanyi ga badayimooni.