2 Bassekabaka 19:28 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 28 Kubanga obusungu bw’olina gye ndi+ n’okuwuluguma kwo bituuse mu matu gange.+ N’olwekyo nja kuteeka eddobo lyange mu nnyindo zo n’olukoba lwange+ mu kamwa ko,Era nja kukuddizaayo mu kkubo lye wajjiramu.”+ Zabbuli 32:9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 Tobeera ng’embalaasi oba ennyumbu etalina magezi,+Gy’olina okusooka okuteeka ekyuma mu kamwa n’enkoba mu kifuba okugikkakkanyaN’eryoka ejja w’oli.”
28 Kubanga obusungu bw’olina gye ndi+ n’okuwuluguma kwo bituuse mu matu gange.+ N’olwekyo nja kuteeka eddobo lyange mu nnyindo zo n’olukoba lwange+ mu kamwa ko,Era nja kukuddizaayo mu kkubo lye wajjiramu.”+
9 Tobeera ng’embalaasi oba ennyumbu etalina magezi,+Gy’olina okusooka okuteeka ekyuma mu kamwa n’enkoba mu kifuba okugikkakkanyaN’eryoka ejja w’oli.”