Isaaya 60:18 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 18 Ebikolwa eby’obukambwe tebiriddamu kuwulirwa mu nsi yo,N’okuzikiriza n’okwonoona tebiriddamu kuwulirwa mu nsalo zo.+ Era bbugwe wo olimuyita Bulokozi,+ n’enzigi zo oliziyita Kutendereza. Isaaya 65:22 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 22 Tebalizimba omulala n’abeeramu,Era tebalisimba abalala ne balya. Kubanga ennaku z’abantu bange ziriba ng’ennaku z’omuti,+Era abalonde bange balyeyagalira mu mirimu gy’emikono gyabwe. Yeremiya 23:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Mu nnaku ze Yuda erirokolebwa,+ era Isirayiri eriba mu mirembe.+ Lino lye linnya ly’aliyitibwa: Yakuwa Bwe Butuukirivu Bwaffe.”+ Ezeekyeri 34:25 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 25 “‘“Nja kukola nazo endagaano ey’emirembe,+ era ensi nja kugimalamu ensolo enkambwe,+ endiga zange zisobolenga okubeera mu ddungu nga tewali kye zitya era zeebake mu bibira.+ Koseya 2:18 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 18 Ku lw’abantu bange ndikola endagaano ku lunaku olwo n’ensolo ez’omu nsiko,+N’ebinyonyi ebibuuka mu bbanga, n’ebyewalula eby’oku ttaka;+Era ndimalawo omutego, n’ekitala, n’entalo mu nsi,+Era ndibaleetera okubeera mu mirembe.+
18 Ebikolwa eby’obukambwe tebiriddamu kuwulirwa mu nsi yo,N’okuzikiriza n’okwonoona tebiriddamu kuwulirwa mu nsalo zo.+ Era bbugwe wo olimuyita Bulokozi,+ n’enzigi zo oliziyita Kutendereza.
22 Tebalizimba omulala n’abeeramu,Era tebalisimba abalala ne balya. Kubanga ennaku z’abantu bange ziriba ng’ennaku z’omuti,+Era abalonde bange balyeyagalira mu mirimu gy’emikono gyabwe.
6 Mu nnaku ze Yuda erirokolebwa,+ era Isirayiri eriba mu mirembe.+ Lino lye linnya ly’aliyitibwa: Yakuwa Bwe Butuukirivu Bwaffe.”+
25 “‘“Nja kukola nazo endagaano ey’emirembe,+ era ensi nja kugimalamu ensolo enkambwe,+ endiga zange zisobolenga okubeera mu ddungu nga tewali kye zitya era zeebake mu bibira.+
18 Ku lw’abantu bange ndikola endagaano ku lunaku olwo n’ensolo ez’omu nsiko,+N’ebinyonyi ebibuuka mu bbanga, n’ebyewalula eby’oku ttaka;+Era ndimalawo omutego, n’ekitala, n’entalo mu nsi,+Era ndibaleetera okubeera mu mirembe.+