-
Ekyamateeka 28:66, 67Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
66 Obulamu bwo buliba mu kabi ka maanyi nnyo era oliba mu kutya ekiro n’emisana, era oliba tomanyi bulamu bwo bwe bunaaba. 67 Ku makya oligambanga nti, ‘Singa nno bubadde bwa kawungeezi!’ ate akawungeezi n’ogamba nti, ‘Singa nno bubadde bwa ku makya!’ olw’entiisa omutima gwo gye gulibaamu n’olw’ebyo amaaso go bye galiraba.
-