12 Bajja kujja boogerere waggulu n’essanyu ku ntikko ya Sayuuni+
Era basanyuke olw’obulungi bwa Yakuwa,
Olw’emmere ey’empeke n’omwenge omusu+ n’amafuta,
N’olw’abaana b’endiga n’ente.+
Bajja kuba ng’ennimiro efukirirwa obulungi,+
Era tebajja kuddamu kubonaabona.”+