-
Yeremiya 22:18, 19Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
18 “Kale bw’ati Yakuwa bw’ayogera ku kabaka wa Yuda Yekoyakimu,+ mutabani wa Yosiya,
‘Tebajja kumukungubagira nga bagamba nti:
“Woowe mwannyinaze! Woowe muganda wange!”
Tebajja kumukungubagira nga bagamba nti:
“Woowe mukama wange! Woowe ow’ekitiibwa!”
-