Yeremiya 36:4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 Awo Yeremiya n’ayita Baluki+ mutabani wa Neriya, era Yeremiya n’amutegeeza ebigambo byonna Yakuwa bye yamugamba, ng’eno Baluki bw’abiwandiika mu muzingo.*+ Yeremiya 45:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 45 Bino bye bigambo nnabbi Yeremiya bye yategeeza Baluki+ mutabani wa Neriya, bwe yawandiika mu kitabo ebyo Yeremiya bye yamutegeeza+ mu mwaka ogw’okuna ogw’obufuzi bwa Kabaka Yekoyakimu+ owa Yuda, mutabani wa Yosiya:
4 Awo Yeremiya n’ayita Baluki+ mutabani wa Neriya, era Yeremiya n’amutegeeza ebigambo byonna Yakuwa bye yamugamba, ng’eno Baluki bw’abiwandiika mu muzingo.*+
45 Bino bye bigambo nnabbi Yeremiya bye yategeeza Baluki+ mutabani wa Neriya, bwe yawandiika mu kitabo ebyo Yeremiya bye yamutegeeza+ mu mwaka ogw’okuna ogw’obufuzi bwa Kabaka Yekoyakimu+ owa Yuda, mutabani wa Yosiya: