-
Yeremiya 30:10, 11Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
10 “Era naawe omuweereza wange Yakobo, totya,” Yakuwa bw’agamba,
“Era totekemuka ggwe Isirayiri.+
Kubanga nja kukulokola nkuggye ewala
Era n’abaana bo nja kubalokola mbaggye mu nsi gye baatwalibwa mu buwambe.+
Yakobo ajja kudda abe mu mirembe nga tewali kimutaataaganya,
Nga tewali n’omu abatiisa.”+
11 “Kubanga ndi wamu naawe okukulokola,” Yakuwa bw’agamba.
-