-
Yeremiya 9:10Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
10 Nja kukaabira ensozi era nzikubire ebiwoobe
Nja kuyimbira amalundiro ag’omu ddungu oluyimba olw’okukungubaga,
Kubanga byokeddwa omuliro ne kiba nti tewali muntu abiyitamu,
Era ebisolo ebirundibwa tebikyawulirwayo.
Ebinyonyi ebibuuka mu bbanga n’ensolo bidduse; bigenze.+
-