Isaaya 5:30 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 30 Ku lunaku olwo baliguwulugumirakoNg’ennyanja bw’ewuluguma.+ Omuntu yenna alitunuulira ensi aliraba ekizikiza eky’entiisa;Nga n’ekitangaala kifuuse kizikiza olw’ebire.+ Yoweeri 2:31 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 31 Enjuba erifuuka kizikiza, n’omwezi gulifuuka musaayi+Ng’olunaku lwa Yakuwa olukulu era olw’entiisa lunaatera okutuuka,+
30 Ku lunaku olwo baliguwulugumirakoNg’ennyanja bw’ewuluguma.+ Omuntu yenna alitunuulira ensi aliraba ekizikiza eky’entiisa;Nga n’ekitangaala kifuuse kizikiza olw’ebire.+
31 Enjuba erifuuka kizikiza, n’omwezi gulifuuka musaayi+Ng’olunaku lwa Yakuwa olukulu era olw’entiisa lunaatera okutuuka,+