-
Ezeekyeri 23:22, 23Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
22 “Kale ggwe Okoliba, bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba, ‘Ŋŋenda kukuwendulira baganzi bo+ be waleka ng’obeetamiddwa, bakulumbe nga bava ku njuyi zonna,+ 23 abaana b’e Babulooni+ n’Abakaludaaya bonna,+ abantu b’e Pekodi,+ n’ab’e Sowa, n’ab’e Kowa, awamu n’abaana b’e Bwasuli. Bonna basajja abalabika obulungi, bagavana era baami, bonna balwanyi era balondemu, era bonna beebagadde embalaasi.
-