9 Kubanga laba, mpendulira Babulooni era mmuleetera
Ekibiina ky’amawanga ag’amaanyi okuva mu nsi ey’ebukiikakkono.+
Bajja kumulumba nga basimbye ennyiriri;
Bajja kumuwamba nga bava ku luuyi olwo.
Obusaale bwabwe bulinga obw’omulwanyi
Obutta abaana;+
Tebulemwa kuteeba.