-
Yeremiya 24:1Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
24 Awo Yakuwa n’andaga ebisero bibiri ebyalimu ettiini nga biteereddwa mu maaso ga yeekaalu ya Yakuwa. Ekyo kyaliwo nga Kabaka Nebukadduneeza* owa Babulooni amaze okuggya mu Yerusaalemi Yekoniya*+ kabaka wa Yuda, mutabani wa Yekoyakimu,+ n’amutwala mu buwaŋŋanguse e Babulooni awamu n’abaami ba Yuda, n’abakugu mu kukola eby’emikono, era n’abaweesi.*+
-