1 Ebigambo bya Amosi, eyali omu ku balunzi b’endiga ab’omu Tekowa,+ ebikwata ku Isirayiri ebyamutegeezebwa mu kwolesebwa, mu kiseera kya Uzziya+ kabaka wa Yuda ne mu kiseera kya Yerobowaamu+ mutabani wa Yowaasi,+ kabaka wa Isirayiri, ng’ebula emyaka ebiri wabeewo musisi.+