Isaaya 30:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Bagamba abo abafuna okwolesebwa nti, ‘Temufuna kwolesebwa,’ Ne bannabbi nti, ‘Temutubuulira kwolesebwa kutuufu.+ Mutubuulire ebitunyumira; muteebereze ebintu eby’obulimba.+ Yeremiya 5:31 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 31 Bannabbi boogera bya bulimba,+Bakabona bakozesa obuyinza bwabwe okunyigiriza abalalaNaye abantu bange baagala kibe bwe kityo.+ Kale munaakola mutya ng’enkomerero etuuse?” Yeremiya 14:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 Awo Yakuwa n’aŋŋamba nti: “Bannabbi balagula bya bulimba mu linnya lyange.+ Sibatumye wadde okubalagira wadde okwogera nabo.+ Okwolesebwa okw’obulimba n’eby’obulaguzi ebitagasa, era n’obulimba obuli mu mitima gyabwe bye bababuulira.+
10 Bagamba abo abafuna okwolesebwa nti, ‘Temufuna kwolesebwa,’ Ne bannabbi nti, ‘Temutubuulira kwolesebwa kutuufu.+ Mutubuulire ebitunyumira; muteebereze ebintu eby’obulimba.+
31 Bannabbi boogera bya bulimba,+Bakabona bakozesa obuyinza bwabwe okunyigiriza abalalaNaye abantu bange baagala kibe bwe kityo.+ Kale munaakola mutya ng’enkomerero etuuse?”
14 Awo Yakuwa n’aŋŋamba nti: “Bannabbi balagula bya bulimba mu linnya lyange.+ Sibatumye wadde okubalagira wadde okwogera nabo.+ Okwolesebwa okw’obulimba n’eby’obulaguzi ebitagasa, era n’obulimba obuli mu mitima gyabwe bye bababuulira.+