Okuva 32:9, 10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 Yakuwa era n’agamba Musa nti: “Nkirabye nti abantu bano bakakanyavu.*+ 10 Kale kaakano, leka obusungu bwange bubabuubuukire mbazikirize, ggwe nkufuule eggwanga eddene.”+ Yeremiya 11:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 “Kale ggwe* tosabira bantu bano. Tonkoowoola ku lwabwe wadde okubasabira,+ kubanga sijja kubawuliriza ne bwe banankoowoola nga bali mu buyinike.
9 Yakuwa era n’agamba Musa nti: “Nkirabye nti abantu bano bakakanyavu.*+ 10 Kale kaakano, leka obusungu bwange bubabuubuukire mbazikirize, ggwe nkufuule eggwanga eddene.”+
14 “Kale ggwe* tosabira bantu bano. Tonkoowoola ku lwabwe wadde okubasabira,+ kubanga sijja kubawuliriza ne bwe banankoowoola nga bali mu buyinike.