Ekyamateeka 9:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 “Jjukira era teweerabiranga engeri gye wanyiizaamu Yakuwa Katonda wo mu ddungu.+ Okuva ku lunaku lwe mwava mu nsi ya Misiri okutuusa lwe mutuuse mu kifo kino mubadde mujeemera Yakuwa.+ 1 Samwiri 8:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Bakoze nga bwe bazze bakola okuva ku lunaku lwe nnabaggya e Misiri okutuusa leero; babadde banvaako+ ne baweereza bakatonda abalala,+ era ekyo naawe kye bakukoze.
7 “Jjukira era teweerabiranga engeri gye wanyiizaamu Yakuwa Katonda wo mu ddungu.+ Okuva ku lunaku lwe mwava mu nsi ya Misiri okutuusa lwe mutuuse mu kifo kino mubadde mujeemera Yakuwa.+
8 Bakoze nga bwe bazze bakola okuva ku lunaku lwe nnabaggya e Misiri okutuusa leero; babadde banvaako+ ne baweereza bakatonda abalala,+ era ekyo naawe kye bakukoze.