-
2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 7:19, 20Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
19 Naye bwe mulikyuka ne muleka amateeka gange n’ebiragiro byange bye ntadde mu maaso gammwe, ne mugenda ne muweereza bakatonda abalala ne mubavunnamira,+ 20 ndibasimbula mu nsi yange gye mbawadde,+ era n’ennyumba eno gye ntukuzizza olw’erinnya lyange ndigyabulira ne ngifuula ekintu ekinyoomebwa* era ekisekererwa mu mawanga gonna.+
-