-
Yobu 3:3Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
3 “Olunaku lwe nnazaalibwa ka luzikirire,+
N’ekiro omuntu mwe yagambira nti: ‘Oli lubuto lwa mwana wa bulenzi!’
-
-
Yeremiya 15:10Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
10 Zinsanze nze mmange, olw’okuba wanzaala,+
Ndi muntu ayomba era awakana n’ensi yonna buli kiseera.
Siwolangako era seewolangako;
Naye bonna bankolimira.
-