2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 29:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Kubanga bakitaffe tebaali beesigwa era baakola ebintu ebibi mu maaso ga Yakuwa Katonda waffe.+ Baamuleka, ne batawa weema ya Yakuwa kitiibwa, era baamukuba amabega.+ Yeremiya 32:33 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 33 Bankuba amabega ne batantunuulira;+ wadde nga nnagezaako enfunda n’enfunda okubayigiriza,* tewali n’omu ku bo eyawuliriza asobole okugololwa.+
6 Kubanga bakitaffe tebaali beesigwa era baakola ebintu ebibi mu maaso ga Yakuwa Katonda waffe.+ Baamuleka, ne batawa weema ya Yakuwa kitiibwa, era baamukuba amabega.+
33 Bankuba amabega ne batantunuulira;+ wadde nga nnagezaako enfunda n’enfunda okubayigiriza,* tewali n’omu ku bo eyawuliriza asobole okugololwa.+