-
2 Bassekabaka 23:23Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
23 Naye mu mwaka ogw’ekkumi n’omunaana ogw’obufuzi bwa Kabaka Yosiya, embaga ya Yakuwa eyo ey’Okuyitako yakwatibwa mu Yerusaalemi.
-
-
2 Bassekabaka 23:25Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
25 Waali tewabangawo kabaka alinga ye mu abo abaamusooka, eyadda eri Yakuwa n’omutima gwe gwonna n’obulamu bwe bwonna+ n’amaanyi ge gonna, n’atuukiriza byonna ebyali mu Mateeka ga Musa; era tewaddawo kabaka mulala alinga ye.
-