34 Ate era Falaawo Neeko yaddira Eriyakimu mutabani wa Yosiya n’amufuula kabaka n’adda mu kifo kya Yosiya kitaawe, era n’akyusa erinnya lye n’amutuuma Yekoyakimu; naye yatwala Yekoyakazi e Misiri,+ gye yafiira.+
4 Ate era kabaka wa Misiri yafuula Eriyakimu muganda wa Yekoyakazi kabaka wa Yuda ne Yerusaalemi era n’akyusa erinnya lye n’amutuuma Yekoyakimu; naye muganda we Yekoyakazi Neeko+ n’amutwala e Misiri.+