Ekyamateeka 9:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 “Jjukira era teweerabiranga engeri gye wanyiizaamu Yakuwa Katonda wo mu ddungu.+ Okuva ku lunaku lwe mwava mu nsi ya Misiri okutuusa lwe mutuuse mu kifo kino mubadde mujeemera Yakuwa.+ Ekyabalamuzi 2:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Abayisirayiri ne bakola ebintu ebibi mu maaso ga Yakuwa era ne baweereza* Babbaali.+
7 “Jjukira era teweerabiranga engeri gye wanyiizaamu Yakuwa Katonda wo mu ddungu.+ Okuva ku lunaku lwe mwava mu nsi ya Misiri okutuusa lwe mutuuse mu kifo kino mubadde mujeemera Yakuwa.+