-
2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 28:20-22Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
20 Awo Tirugasu-piruneseri kabaka wa Bwasuli+ n’amulumba n’amulabya ennaku+ mu kifo ky’okumuyamba. 21 Akazi yali yaggya ebintu mu nnyumba ya Yakuwa ne mu nnyumba* ya kabaka+ ne mu nnyumba z’abaami, n’abiwa kabaka wa Bwasuli ng’ekirabo, naye ekyo tekyamuyamba. 22 Kyokka ne mu kiseera mwe yalabira ennaku, Kabaka Akazi yeeyongera bweyongezi butaba mwesigwa eri Yakuwa.
-
-
Isaaya 9:13Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
13 Abantu tebakyuse kudda eri Oyo ababonereza;
Tebanoonyezza Yakuwa ow’eggye.+
-