Eby’Abaleevi 26:25 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 25 Nja kubaleetako ekitala okubawoolerako eggwanga olw’okumenya endagaano yange.+ Bwe munaddukiranga mu bibuga byammwe, nja kubasindikiranga endwadde+ era mujja kuweebwayo mu mukono gw’abalabe bammwe.+ Isaaya 5:26 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 26 Awanikidde eggwanga eriri ewala akabonero;*+Afuuye oluwa okubayita okuva ensi gy’ekoma;+Era bajja mangu nnyo.+ Yeremiya 1:15 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 15 ‘Nkoowoola ebika byonna eby’obwakabaka obw’ebukiikakkono,’ Yakuwa bw’agamba,+‘Era birijja; bakabaka baliteeka entebe zaabwe ez’obwakabakaKu miryango gya Yerusaalemi,+Ne ku bbugwe waakyo okukyetooloolaNe ku bibuga byonna ebya Yuda.+
25 Nja kubaleetako ekitala okubawoolerako eggwanga olw’okumenya endagaano yange.+ Bwe munaddukiranga mu bibuga byammwe, nja kubasindikiranga endwadde+ era mujja kuweebwayo mu mukono gw’abalabe bammwe.+
26 Awanikidde eggwanga eriri ewala akabonero;*+Afuuye oluwa okubayita okuva ensi gy’ekoma;+Era bajja mangu nnyo.+
15 ‘Nkoowoola ebika byonna eby’obwakabaka obw’ebukiikakkono,’ Yakuwa bw’agamba,+‘Era birijja; bakabaka baliteeka entebe zaabwe ez’obwakabakaKu miryango gya Yerusaalemi,+Ne ku bbugwe waakyo okukyetooloolaNe ku bibuga byonna ebya Yuda.+