-
Ezera 1:1, 2Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
1 Mu mwaka ogwasooka ogw’obufuzi bwa Kabaka Kuulo+ owa Buperusi, ekigambo Yakuwa kye yayogera ng’ayitira mu Yeremiya okusobola okutuukirira,+ Yakuwa yateeka ekirowoozo mu mutima* gwa Kuulo kabaka wa Buperusi n’ayisa ekirango mu bwakabaka bwe bwonna era n’akissa ne mu buwandiike,+ nga kigamba nti:
2 “Bw’ati Kabaka Kuulo owa Buperusi bw’agamba, ‘Yakuwa Katonda w’eggulu ampadde obwakabaka bwonna obw’omu nsi+ era annonze okumuzimbira ennyumba mu Yerusaalemi+ ekiri mu Yuda.
-