Zabbuli 85:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 85 Ai Yakuwa, olaze ensi yo ekisa;+Okomezzaawo abaana ba Yakobo abaali batwaliddwa mu buwambe.+ Yeremiya 24:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Nja kubassaako eriiso lyange ku lw’obulungi bwabwe, era nja kubakomyawo mu nsi eno.+ Nja kubazimba era sijja kubamenya; nja kubasimba era sijja kubasimbula.+ Yeremiya 29:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 “Kale bw’ati Yakuwa bw’agamba, ‘Emyaka 70 mu Babulooni bwe giriggwaako, ndibajjukira+ ne ntuukiriza kye nnasuubiza ne mbakomyawo mu kifo kino.’+
6 Nja kubassaako eriiso lyange ku lw’obulungi bwabwe, era nja kubakomyawo mu nsi eno.+ Nja kubazimba era sijja kubamenya; nja kubasimba era sijja kubasimbula.+
10 “Kale bw’ati Yakuwa bw’agamba, ‘Emyaka 70 mu Babulooni bwe giriggwaako, ndibajjukira+ ne ntuukiriza kye nnasuubiza ne mbakomyawo mu kifo kino.’+