-
Yobu 39:14-16Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
14 Aleka amagi ge ku ttaka
Era agabugumiza mu nfuufu.
15 Yeerabira nti abantu bayinza okugalinnyako ne gamenyeka
Oba nti ensolo ey’omu nsiko eyinza okugalinnya.
16 Ayisa bubi abaana be, nga gy’obeera nti si y’abazaala;+
Tatya kuteganira bwereere.
-