Ekyamateeka 28:28 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 28 Yakuwa anaakusuulanga eddalu, anaakuzibanga amaaso,+ era anaakuleeteranga okusoberwa.* Zeffaniya 1:17 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 17 Ndireetera abantu obuyinike,Era balitambula ng’abazibe b’amaaso,+Kubanga boonoonye mu maaso ga Yakuwa.+ Omusaayi gwabwe guliyiibwa ng’enfuufu,N’ennyama* yaabwe eriyiibwa ng’obusa.+
17 Ndireetera abantu obuyinike,Era balitambula ng’abazibe b’amaaso,+Kubanga boonoonye mu maaso ga Yakuwa.+ Omusaayi gwabwe guliyiibwa ng’enfuufu,N’ennyama* yaabwe eriyiibwa ng’obusa.+