-
2 Bassekabaka 25:5, 6Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
5 Naye eggye ly’Abakaludaaya lyawondera kabaka, ne limusanga mu ddungu lya Yeriko, era eggye lye lyonna ne limwabulira ne lisaasaana. 6 Awo ne bakwata kabaka+ ne bamutwala eri kabaka wa Babulooni e Libula, ne bamusalira omusango.
-