Yeremiya 52:24 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 24 Omukulu w’abakuumi yatwala ne Seraya+ eyali kabona omukulu, Zeffaniya+ kabona eyali amuddirira, n’abakuumi abasatu ab’oku mulyango.+ Yeremiya 52:27 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 27 Kabaka wa Babulooni yabattira e Libula+ mu kitundu ky’e Kamasi. Bwe batyo abantu b’omu Yuda ne baggibwa mu nsi yaabwe ne batwalibwa mu buwaŋŋanguse.+
24 Omukulu w’abakuumi yatwala ne Seraya+ eyali kabona omukulu, Zeffaniya+ kabona eyali amuddirira, n’abakuumi abasatu ab’oku mulyango.+
27 Kabaka wa Babulooni yabattira e Libula+ mu kitundu ky’e Kamasi. Bwe batyo abantu b’omu Yuda ne baggibwa mu nsi yaabwe ne batwalibwa mu buwaŋŋanguse.+