Ezeekyeri 45:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 45 “‘Bwe munaagabanyaamu ensi okuba obusika,+ munaawaayo eri Yakuwa ekitundu ku nsi yammwe okuba ekitundu ekitukuvu.+ Ekitundu ekyo kijja kuba emikono 25,000 obuwanvu, n’emikono* 10,000 obugazi.+ Kyonna kijja kuba kitundu kitukuvu.
45 “‘Bwe munaagabanyaamu ensi okuba obusika,+ munaawaayo eri Yakuwa ekitundu ku nsi yammwe okuba ekitundu ekitukuvu.+ Ekitundu ekyo kijja kuba emikono 25,000 obuwanvu, n’emikono* 10,000 obugazi.+ Kyonna kijja kuba kitundu kitukuvu.