-
Ezeekyeri 34:20, 21Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
20 “‘Kale bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba: “Laba! Nze kennyini ŋŋenda kusala omusango wakati w’endiga engevvu n’enkovvu, 21 kubanga mwazisindisanga embiriizi zammwe n’ebibegaabega byammwe, era endwadde mwazitomezanga amayembe gammwe ne zisaasaana.
-