8 “‘Naye ng’ayogera ku bibala by’ettiini ebibi ennyo ebitasobola kuliibwa,+ Yakuwa agamba bw’ati: “Kabaka Zeddeekiya+ owa Yuda, abaami be, n’abantu b’omu Yerusaalemi abaawonawo, abo abakyali mu nsi eno n’abo abali mu nsi ya Misiri,+ nja kubatwala ng’ebibala by’ettiini ebyo.