-
2 Bassekabaka 24:3, 4Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
3 Mazima ddala Yakuwa ye yalagira kibe bwe kityo ku Yuda, alyoke abaggye mu maaso ge+ olw’ebibi byonna Manase bye yakola,+ 4 n’olw’omusaayi gw’abantu abataaliko musango Manase gwe yayiwa,+ kubanga yali ajjuzizza Yerusaalemi omusaayi gw’abantu abataaliko musango, era Yakuwa teyali mwetegefu kusonyiwa.+
-