Isaaya 23:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 23 Obubaka obukwata ku Ttuulo:+ Mukube ebiwoobe, mmwe ebyombo by’e Talusiisi!+ Kubanga omwalo gusaanyiziddwawo; tekikyasoboka kuguyingira. Kino kibabikkuliddwa okuva mu nsi ya Kittimu.+ Isaaya 23:3 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Ku mazzi amangi kwayitako emmere ey’empeke* ey’e Sikoli,*+Ebikungulwa ebya Kiyira, omusolo gwe,Ne bireeta amagoba g’amawanga.+ Ezeekyeri 27:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 “‘“Ggwe ne Talusiisi+ mwasuubulagananga olw’okuba walina eby’obugagga bingi.+ Wabawanga ebyamaguzi byo, bo ne bakuwa ffeeza, ekyuma, ebbaati, n’erisasi.+
23 Obubaka obukwata ku Ttuulo:+ Mukube ebiwoobe, mmwe ebyombo by’e Talusiisi!+ Kubanga omwalo gusaanyiziddwawo; tekikyasoboka kuguyingira. Kino kibabikkuliddwa okuva mu nsi ya Kittimu.+
3 Ku mazzi amangi kwayitako emmere ey’empeke* ey’e Sikoli,*+Ebikungulwa ebya Kiyira, omusolo gwe,Ne bireeta amagoba g’amawanga.+
12 “‘“Ggwe ne Talusiisi+ mwasuubulagananga olw’okuba walina eby’obugagga bingi.+ Wabawanga ebyamaguzi byo, bo ne bakuwa ffeeza, ekyuma, ebbaati, n’erisasi.+