Isaaya 65:21, 22 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 21 Balizimba ennyumba ne bazibeeramu,+Era balisimba ennimiro z’emizabbibu ne balya ebibala byamu.+ 22 Tebalizimba omulala n’abeeramu,Era tebalisimba abalala ne balya. Kubanga ennaku z’abantu bange ziriba ng’ennaku z’omuti,+Era abalonde bange balyeyagalira mu mirimu gy’emikono gyabwe. Yeremiya 31:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Ojja kuddamu osimbe emizabbibu mu nsozi z’e Samaliya;+Abanaasimba bajja kulya ebibala byagyo.+ Amosi 9:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 Ndikomyawo abantu bange Isirayiri okuva mu buwambe;+Baliddamu okuzimba ebibuga ebyafuulibwa amatongo ne babibeeramu,+Balisimba ennimiro z’emizabbibu ne banywa omwenge gwamu+Era balisimba emiti egy’ebibala ne balya ebibala byagyo.’+
21 Balizimba ennyumba ne bazibeeramu,+Era balisimba ennimiro z’emizabbibu ne balya ebibala byamu.+ 22 Tebalizimba omulala n’abeeramu,Era tebalisimba abalala ne balya. Kubanga ennaku z’abantu bange ziriba ng’ennaku z’omuti,+Era abalonde bange balyeyagalira mu mirimu gy’emikono gyabwe.
14 Ndikomyawo abantu bange Isirayiri okuva mu buwambe;+Baliddamu okuzimba ebibuga ebyafuulibwa amatongo ne babibeeramu,+Balisimba ennimiro z’emizabbibu ne banywa omwenge gwamu+Era balisimba emiti egy’ebibala ne balya ebibala byagyo.’+