-
Ezeekyeri 30:10, 11Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
10 “Bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba: ‘Nja kukozesa Nebukadduneeza* kabaka wa Babulooni+ okuzikiriza abantu b’e Misiri. 11 Ye n’abasirikale be abasingayo obukambwe mu mawanga,+ bajja kuleetebwa bazikirize ensi eyo. Bajja kusowolayo ebitala byabwe balwanyise Misiri, era bajja kugijjuza emirambo gy’abo abanattibwa.+
-
-
Kaabakuuku 1:6Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
Batalaaga ebitundu by’ensi eby’ewala
Okutwala ensi ezitali zaabwe.+
-