Isaaya 21:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Awo n’ayogera mu ddoboozi ery’omwanguka ng’empologoma ewuluguma, n’agamba nti: “Ai Yakuwa, emisana nnyimirira ku munaala gw’omukuumi okuzibya obudde,Era buli kiro mbeera mu kifo we nkuumira.+ Yeremiya 1:17 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 17 Naye weeteeketeeke,*Era yimuka obagambe byonna bye nkulagira. Tobatya,+Nneme kukuleetera ntiisa mu maaso gaabwe. Ezeekyeri 3:17 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 17 “Omwana w’omuntu, nkulonze okuba omukuumi eri ennyumba ya Isirayiri;+ bw’owuliranga ekigambo ekiva mu kamwa kange, obawanga okulabula okuva gye ndi.+
8 Awo n’ayogera mu ddoboozi ery’omwanguka ng’empologoma ewuluguma, n’agamba nti: “Ai Yakuwa, emisana nnyimirira ku munaala gw’omukuumi okuzibya obudde,Era buli kiro mbeera mu kifo we nkuumira.+
17 Naye weeteeketeeke,*Era yimuka obagambe byonna bye nkulagira. Tobatya,+Nneme kukuleetera ntiisa mu maaso gaabwe.
17 “Omwana w’omuntu, nkulonze okuba omukuumi eri ennyumba ya Isirayiri;+ bw’owuliranga ekigambo ekiva mu kamwa kange, obawanga okulabula okuva gye ndi.+