Olubereberye 9:4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 Naye temulyanga ennyama erimu obulamu bwayo, nga gwe musaayi gwayo.+ Eby’Abaleevi 17:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Eyo ye nsonga lwaki ŋŋambye Abayisirayiri nti: “Tewabanga n’omu ku mmwe alya ku musaayi era n’omugwira abeera mu mmwe+ talyanga omusaayi.”+
12 Eyo ye nsonga lwaki ŋŋambye Abayisirayiri nti: “Tewabanga n’omu ku mmwe alya ku musaayi era n’omugwira abeera mu mmwe+ talyanga omusaayi.”+