Zabbuli 48:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Olusozi Sayuuni oluli ebukiikakkonoLulabika bulungi mu bugulumivu bwalwo, era lye ssanyu ly’ensi yonna,+Kye kibuga kya Kabaka ow’Ekitiibwa.+ Danyeri 8:9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 Erimu ku mayembe ago lyavaamu ejjembe eddala, nga ttono, era lyakula ne liba n’obuyinza bungi nnyo, ne lisonga ebukiikaddyo, n’ebuvanjuba, n’okwolekera Ensi Ennungi.+ Danyeri 11:16 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 16 Oyo alimulumba alikola nga bw’ayagala, era tewali n’omu aliyimirira mu maaso ge. Aliyimirira mu Nsi Ennungi,+ era aliba n’obuyinza obw’okuzikiriza. Danyeri 11:45 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 45 Alisimba weema ez’obwakabaka bwe* wakati w’ennyanja ennene n’olusozi olutukuvu olw’Ekitiibwa;*+ era alituuka ku nkomerero ye, so tewaliba amuyamba.
2 Olusozi Sayuuni oluli ebukiikakkonoLulabika bulungi mu bugulumivu bwalwo, era lye ssanyu ly’ensi yonna,+Kye kibuga kya Kabaka ow’Ekitiibwa.+
9 Erimu ku mayembe ago lyavaamu ejjembe eddala, nga ttono, era lyakula ne liba n’obuyinza bungi nnyo, ne lisonga ebukiikaddyo, n’ebuvanjuba, n’okwolekera Ensi Ennungi.+
16 Oyo alimulumba alikola nga bw’ayagala, era tewali n’omu aliyimirira mu maaso ge. Aliyimirira mu Nsi Ennungi,+ era aliba n’obuyinza obw’okuzikiriza.
45 Alisimba weema ez’obwakabaka bwe* wakati w’ennyanja ennene n’olusozi olutukuvu olw’Ekitiibwa;*+ era alituuka ku nkomerero ye, so tewaliba amuyamba.