Koseya 5:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Mufuuwe eŋŋombe+ mu Gibeya, era mufuuwe ekkondeere mu Laama!+ Mulaye enduulu z’olutalo e Besi-aveni.+ Tukugoberera ggwe Benyamini. Koseya 10:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Abantu b’omu Samaliya balitya olw’ekifaananyi ky’ennyana eky’e Besi-aveni.+ Abantu baakyo balikikungubagira,Awamu ne bakabona baakyo abaakyenyumiririzangamu era abeenyumiririzanga mu kitiibwa kyakyo,Kubanga kiribavaako ne kigenda mu buwaŋŋanguse.
8 Mufuuwe eŋŋombe+ mu Gibeya, era mufuuwe ekkondeere mu Laama!+ Mulaye enduulu z’olutalo e Besi-aveni.+ Tukugoberera ggwe Benyamini.
5 Abantu b’omu Samaliya balitya olw’ekifaananyi ky’ennyana eky’e Besi-aveni.+ Abantu baakyo balikikungubagira,Awamu ne bakabona baakyo abaakyenyumiririzangamu era abeenyumiririzanga mu kitiibwa kyakyo,Kubanga kiribavaako ne kigenda mu buwaŋŋanguse.