-
Koseya 13:1, 2Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
13 “Efulayimu bwe yayogeranga, ng’abantu bakankana;
Yali mukulu nnyo mu Isirayiri.+
Naye yasinza Bbaali,+ bw’atyo n’abaako omusango era n’afa.
2 Kaakano beeyongera okwonoona
Nga bakola ebifaananyi* mu ffeeza waabwe,+
Bakola ebifaananyi mu ngeri ey’obukugu; byonna mulimu gwa bakozi.
Bagamba nti, ‘Abasajja abawaayo ssaddaaka ka banywegere ennyana.’+
-