2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 26:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 26 Awo abantu ba Yuda bonna ne baddira Uzziya+ eyali ow’emyaka 16, ne bamufuula kabaka n’adda mu kifo kya kitaawe Amaziya.+ 2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 26:3, 4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Uzziya+ yalina emyaka 16 we yatandikira okufuga, era yafugira emyaka 52 mu Yerusaalemi. Nnyina yali ayitibwa Yekoliya ow’e Yerusaalemi.+ 4 Yeeyongera okukola ebirungi mu maaso ga Yakuwa, nga Amaziya kitaawe bwe yakola.+ Isaaya 1:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 1 Okwolesebwa Isaaya*+ mutabani wa Amozi kwe yafuna okukwata ku Yuda ne ku Yerusaalemi mu kiseera kya Uzziya,+ Yosamu,+ Akazi,+ ne Keezeekiya,+ bakabaka ba Yuda:+
26 Awo abantu ba Yuda bonna ne baddira Uzziya+ eyali ow’emyaka 16, ne bamufuula kabaka n’adda mu kifo kya kitaawe Amaziya.+
3 Uzziya+ yalina emyaka 16 we yatandikira okufuga, era yafugira emyaka 52 mu Yerusaalemi. Nnyina yali ayitibwa Yekoliya ow’e Yerusaalemi.+ 4 Yeeyongera okukola ebirungi mu maaso ga Yakuwa, nga Amaziya kitaawe bwe yakola.+
1 Okwolesebwa Isaaya*+ mutabani wa Amozi kwe yafuna okukwata ku Yuda ne ku Yerusaalemi mu kiseera kya Uzziya,+ Yosamu,+ Akazi,+ ne Keezeekiya,+ bakabaka ba Yuda:+