Okuva 19:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Bwe munaawuliriza n’obwegendereza eddoboozi lyange ne mukuuma endagaano yange, mujja kubeera ekintu kyange ekiganzi* mu mawanga gonna,+ kubanga ensi yonna yange.+ Ekyamateeka 7:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Kubanga oli ggwanga ttukuvu eri Yakuwa Katonda wo. Ggwe Yakuwa Katonda wo gwe yalonda okuba eggwanga lye era ekintu kye ekiganzi* mu mawanga gonna agali ku nsi.+ Zabbuli 147:19, 20 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 Alangirira ekigambo kye eri Yakobo,Alangirira amateeka ge n’ennamula ye eri Isirayiri.+ 20 Tewali ggwanga ddala ly’akoledde ekyo;+Tebalina kye bamanyi ku nnamula ye. Mutendereze Ya!*+
5 Bwe munaawuliriza n’obwegendereza eddoboozi lyange ne mukuuma endagaano yange, mujja kubeera ekintu kyange ekiganzi* mu mawanga gonna,+ kubanga ensi yonna yange.+
6 Kubanga oli ggwanga ttukuvu eri Yakuwa Katonda wo. Ggwe Yakuwa Katonda wo gwe yalonda okuba eggwanga lye era ekintu kye ekiganzi* mu mawanga gonna agali ku nsi.+
19 Alangirira ekigambo kye eri Yakobo,Alangirira amateeka ge n’ennamula ye eri Isirayiri.+ 20 Tewali ggwanga ddala ly’akoledde ekyo;+Tebalina kye bamanyi ku nnamula ye. Mutendereze Ya!*+