Isaaya 1:23 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 23 Abaami bo bawaganyavu, era mikwano gy’ababbi.+ Buli omu ku bo ayagala nguzi era ayagala kuweebwa birabo.+ Oyo atalina kitaawe* tebamulamula mu bwenkanya,Era omusango gwa nnamwandu tegutuuka gye bali.+ Mikka 3:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Abakulembeze* be balamulira nguzi,+Bakabona be bayigiriza babeeko kye basasulwa,+Ne bannabbi be balagulira ssente.*+ Kyokka Yakuwa gwe beesigamako nga bagamba nti: “Yakuwa tali naffe?+ Tewali kabi konna kalitutuukako.”+
23 Abaami bo bawaganyavu, era mikwano gy’ababbi.+ Buli omu ku bo ayagala nguzi era ayagala kuweebwa birabo.+ Oyo atalina kitaawe* tebamulamula mu bwenkanya,Era omusango gwa nnamwandu tegutuuka gye bali.+
11 Abakulembeze* be balamulira nguzi,+Bakabona be bayigiriza babeeko kye basasulwa,+Ne bannabbi be balagulira ssente.*+ Kyokka Yakuwa gwe beesigamako nga bagamba nti: “Yakuwa tali naffe?+ Tewali kabi konna kalitutuukako.”+