Zabbuli 103:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Ng’ebuvanjuba bwe wali ewala ennyo okuva ebugwanjuba,Bw’atyo bw’atadde ebibi byaffe ewala ennyo okuva we tuli.+ Isaaya 55:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 Omubi aleke ekkubo lye+N’omuntu atali mutuukirivu aleke ebirowoozo bye;Akomewo eri Yakuwa anaamusaasira,+Eri Katonda waffe, kubanga ajja kusonyiyira ddala.+ Yeremiya 31:34 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 34 “Buli muntu aliba takyayigiriza munne, era buli omu aliba takyayigiriza muganda we ng’agamba nti, ‘Mumanye Yakuwa!’+ kubanga bonna balimmanya, okuva ku muto okutuuka ku mukulu,”+ Yakuwa bw’agamba. “Kubanga ndibasonyiwa ensobi zaabwe, era siriddamu kujjukira bibi byabwe.”+
12 Ng’ebuvanjuba bwe wali ewala ennyo okuva ebugwanjuba,Bw’atyo bw’atadde ebibi byaffe ewala ennyo okuva we tuli.+
7 Omubi aleke ekkubo lye+N’omuntu atali mutuukirivu aleke ebirowoozo bye;Akomewo eri Yakuwa anaamusaasira,+Eri Katonda waffe, kubanga ajja kusonyiyira ddala.+
34 “Buli muntu aliba takyayigiriza munne, era buli omu aliba takyayigiriza muganda we ng’agamba nti, ‘Mumanye Yakuwa!’+ kubanga bonna balimmanya, okuva ku muto okutuuka ku mukulu,”+ Yakuwa bw’agamba. “Kubanga ndibasonyiwa ensobi zaabwe, era siriddamu kujjukira bibi byabwe.”+