Isaaya 21:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Awo n’ayogera mu ddoboozi ery’omwanguka ng’empologoma ewuluguma, n’agamba nti: “Ai Yakuwa, emisana nnyimirira ku munaala gw’omukuumi okuzibya obudde,Era buli kiro mbeera mu kifo we nkuumira.+ Mikka 7:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 Naye nze Yakuwa gwe nnaatunuuliranga.+ Nnaalindiriranga n’obugumiikiriza Katonda ow’obulokozi bwange.+ Katonda wange ajja kumpulira.+
8 Awo n’ayogera mu ddoboozi ery’omwanguka ng’empologoma ewuluguma, n’agamba nti: “Ai Yakuwa, emisana nnyimirira ku munaala gw’omukuumi okuzibya obudde,Era buli kiro mbeera mu kifo we nkuumira.+
7 Naye nze Yakuwa gwe nnaatunuuliranga.+ Nnaalindiriranga n’obugumiikiriza Katonda ow’obulokozi bwange.+ Katonda wange ajja kumpulira.+